By Simba News CorrespondentAugust 7, 20201 min read
Abdullah Kitatta, omuyima wa Boda 2010 aleeteddwa mu Kkooti y’amaggye ejurirwamu nga awakanya emyaka 10 egyamuweebwa nga ekibonerezo ekyamuweebwa olw’okusangibwa n’ebyokulwanyisa byatalinaako lukusa.