Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 674 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

amaggye gongedde obujulizi obuluma kitatta

December 11, 2018 · Mubiru Ali

Olunaku lw’eggulo Kkooti y’amaggye yayongedde okwekenneenya obujulizi obwatwalibwayo oluuyi oluwaabi okulumiriza Abdallah Kitatta ne banne ku misango omuli ogwokusangibwa n’emmundu n’ebintu ebirala ebikozesebwa abakuumaddembe.
Oludda oluwaabi lwasunsulidde kkooti obujulizi obwatwalibwayo okukakasa nti ddala Kitatta emisango egimuvunaanibwa ne banne baagizza.