Kitalo! Bbaasi ya YY etomedde omuntu nemuttirawo e Kamonkoli
Kitalo!
Bbaasi ya Kkampuni ya YY nnamba UAY 066V etomedde omusuubuzi nemuttirawo mu ttawuni y’e Kamonkoli. Kigambibwa nti bbaasi eno ebadde ewenyuuka buweewo.
Atomeddwa abadde mutuuze w’e Namanyonyi mu Mbale nga abadde mutunzi wa ddagala lya kinnansi.

