97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye Meeya wa Lubaga

Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye Meeya wa Lubaga Zacchy Mawula Mberaze wamu ne Ba kansala abalonde ku Division ya Lubaga ne ku Kampala Capital City Authority – KCCA.
Bano baguze Satifikeeti ya mitwalo ataano okuwagira emirimu gy’obwakabaka.
Ekigendererwa kyensisinkano eno kwekulaba abakulembeze mu Lubaga bwebayinza okukwatagana n’Obwakabaka okutuukirizaamu obuvunaanyizibwa bwaabwe.

About Mubiru Ali

Leave a Reply