97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Kannyama wa Hon. Kyagulanyi akwatiddwa

Ssebuufu Eddy aka Eddy Mutwe nga ono ye kannyama akuuma Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu kigambibwa nti yakwatiddwa nabuzibwawo abantu abatanategerekeka ekiro ekikeesezza olwaleero. Kigambibwa mbu yakwatiddwa abasajja ababadde batambulira ku kabangali ya Poliisi wabula nga bali mungoye zabulijjo okuva ku Red Pocket Pub mu Kampala.

About Mubiru Ali

Leave a Reply