Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 189 listening Simba FM Live

Omukazi atanziddwa emitwalo 20 lwakulimba myaka

August 26, 2020 · Mubiru Ali

Omulamuzi w’eddaala erisooka owa Kkooti ya Buganda Road Gladys Kamasanyu olunaku olwaleero aweseeza engasi ya mitwalo 20 omukyala Jacqueline Kaitesi 40, omutuuze w’e Namugongo lwakulimba myaka
Kaitesi avunaaniddwa lwakulimba bakoze ku Minisitule y’Ensonga z’omunda mu kitongole ekikola ppaasippooti nti wa myaka 31 nga ayagala okufuna omulimu gw’obukuumi e Dubai.
Omukozi ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe bweyekkaanya endabike ye nga tekwatagana namyaka gye kwekumusaba endagamuntu ye nga eraga alina emyaka 40 nga yazaalibwa mu 1980 so ssi 1989 nga bweyalaga ku ppaasippooti.