By Simba News CorrespondentJune 13, 20181 min read
Julen Lopetegui agobeddwa ekibiina ekifuga omupiira mu ggwanga lya Spain lwakukiriza nassa omukono ku ndagaano ya myaka esatu ng’Omutendesi wa Real Madrid nga addira Zinedine Zidane nga tabategezeza.