Eyawangulwa mu kamyufu ka NRM aweereddwa ticket ya FDC e Sheema
Eyaliko President wa FDC Rtd. Dr. Kizza Bsigye agumbye mu District ye Sheema nga agenze okuggulawo okunoonyeza munna FDC akalulu Guma Nuwagaba Betikura nga ono yava mu Kibiina kya NRM oluvannyuma lwakamyufu nga awanguddwa era nga ono yaliko RDC wa Mitooma.


