97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Emotoka y’omubaka ekwatiddwa Poliisi lwakukozesebwa babbi

Waliwo emotoka ekika kya Premio UAZ 523F eyakwatidwa Poliisi y’e Iganga nga kigambibwa nti yakozesebwa mububbi mu Disitulikiti y’e Bugiri.
Motoka eno kyazuuliddwa nti ya Mubaka akiikirira abakyala mu Disitulikiti y’e Namutumba nga Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Naigaga Mariam wabula nategeeza nti enaku ezoogerwako nti emotoka eyo yakozesebwa yeyali agirina e Kampala.

About Mubiru Ali

Leave a Reply