97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ekyapa ky’ettaka okutudde ekitebe kya NSSF tekikubika kyamulubaale

Ensonga z’ekittavu ky’abakozi ekya NSSF Uganda ziwanvuye, Akakiiko akali mu kinoonyerezaako bwekakizudde nga ekyapa ky’ettaka okutudde ekitebe kya NSSF. Kigambibwa Kkampuni ya Alcon eyapatana okuzimba ekizimbe kino yawamba ekyapa kino olw’ensimbi zeyali ebanja NSSF.
Ekyewuunyisa nti namayitire ga Kkampuni eno nago tegamanyiddwa kuba yaggalawo.

Leave a Reply