Eddie Mutwe akuumirwa ku Poliisi e Gulu
Ssebuufu Eddie aka Eddie Mutwe kannyama w’omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu akuumirwa ku Poliisi e Gulu nga bwalindirira okulabikako mu maaso g’Omulamuzi wa Kkooti e Gulu okusomerwa emisango.


