Ebyenatambula byasanyaladde okumala essaawa eziwerako ku lutindo lwa…
Ebyenatambula byasanyaladde okumala essaawa eziwerako ku lutindo lwa Mpanga e Sebitoli ku luguudo lwa Fort Portal – Kampala.
Aberabiddekko bagamba nti akabenje kavudde ku tuleera eyamereddwa nagikiika mu luguudo, olwo tuleera endala eyabadde ewenyuuka obuweewo netomera emotoka endala okwabadde nekabangali ya Uganda Police Force negisuula mu mugga.
#ffemmwemmweffe

