BREAKING NEWS
MBU: Why Sasha Brighton left TV for a music career Red Pepper: HERBAL HEALING CRY! Old People Demand Gov’t Back Traditional Medicine as Modern Drugs “Fail” East News: Kataka FC Complete League Derby Double Over Mbale Heroes at Mbale Stadium East News: Constitutional Court Nullifies Key Provisions of Computer Misuse Law MBU: Constitutional Court declares Computer Misuse Act null and void Red Pepper: Dr.Kezaabu’s Porn Committee Grounded as Cash Dries Up Observer: Gov’t seeks parliamentary approval for Shs 6 trillion already spent last year Observer: M23 rebels: Entebbe mayor Rwalinda loses Shs 273m case against Stanbic bank Pulse Uganda: Ugandan scientists build Africa’s first robot tour guide Pulse Uganda: Expert shows why Bobi Wine fleeing to exile improves his chances at presidency

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Ebya Bbanka enkulu tebinaggwa

Okunoonyereza kulaga nti ennyonyi eyali etisse ssente za Bbanka enkulu eya Yuganda yali etisse n’ebintu ebirala bya Kkampuni 9.
Ebiwandiiko biraga nti Bbanka enkulu yokka yeyalinako ssente, amakampuni amalala galinako bintu birala omuli ebyamasanyalaze n’ebirala bingi.
Kkamisona wa Customs yafulumizza ekiwandiiko nga alaga nti ennyonyi y’obwanannyini yatuuka ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe mu April 2019 era nga enkola bweri emigugu naddala nga eja Bbanka enkulu gikolebwako ennyonyi wezisimba era bwekyakolebwa nga n’abakulu okuva mu Bbanka enkulu webali, ab’ebyokwerinda okuva mu Bbanka enkulu, Poliisi y’okukisaawe n’ebitongole ebirala.
Ono agamba nti emigugu gya Bbanka enkulu gyagibwa ku nnyonyi, negikeberebwa era negitikibbwa mu motoka za Bbanka enkulu negitwalibwa e Kampala mu bukuumi obw’amaanyi.
Emigugu gya Kkampuni endala gyatikulwa ku nnyonyi negiteekebwa mu bond ku kisaawe nga bwebalindilira bannyini jjo okusooka okumaliriza emisoso wamu n’okusasula omusolo era nebagitwala.
Gino gy’emigugu egyali ku nnyonyi;

C10521 Currency notes BOU
C10523 Machinery Mandela Millers Ltd
C10597 Entomology Supply USAID
C10610 Security X-ray Machine Jamani Investments
C10641 Unbranded adhesive Charles Mbire
C10645 Acid batteries UN High Commission
C10647 Field care DVD CET Industries
C10676 Tripower, fuses Semliki Dairy
C10746 Human blood apparatus UN Mission
C10867 Aircraft parts United Nations
C10883 Transmission apparatus UN
C11158 Lab reagents United Nations
C11283 Pumps/ accessories APTECH
C10186 Medical Equipment Ministry of Health

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply