Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 302 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

NABBANJA SIMULINAAKO BUZIBU KASITA TALI MU GAVUMENTI YA KYAGULANYI – HON SSEGGONA

June 14, 2021 · Mubiru Ali
Omubaka wa Busiro County East Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Munnamateeka Medard Sseggona Lubega; “Nze, singa ebadde Gavumenti ya Kyagulanyi aka Bobi Wine, Nabbanja saalimuwadde naye ku Gavumenti ya Pulezidenti Museveni lwaki Nabbanja taakole, saagala kulwanyisa bantu naye njagala buli muntu aweebwe omukisa, kuba bonna beebamu, agende avuye nga mukamawe.”