Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 207 listening Simba FM Live

15 bakwatiddwa, basangiddwa mu bbaala ku makya

July 28, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force olunaku lw’eggulo ku makya yakoze ekikwekweto ku Friends Bar e Nakasero mu Central Division mu Kampala mweyakwatidde abantu 15 abasangiddwa nga banywa omwenge emisanga nga tebataddeewo kabanga wakati waabwe.