Dereeva wa Bus ya kkampuni ya Gateway akwatiddwa lwakuvugisa kimama
By Mubiru AliJuly 7, 20181 min read
Dereeva wa Bus ya Kkampuni ya Gate way akwatiddwa Poliisi y’ebidduka lwakuvuga speed 80 walina okuvugira speed 50 e Mpigi. Poliisi egamba nti singa wewala okuvuga speed esusse wewala obubenje obuyinza okutuukawo. #FikSalama