Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 224 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abalamazi 19 batwaliddwa muddwaliiro e Naguru lwa bubonero bwa Cholera

June 3, 2018 · Mubiru Ali

Abalamazi 19 abalowoozebwa nti bandiba ne Cholera batwaliddwa mu ddwaliro e Naguru okwongera okwekeneenyezebwa. Dr Waniaye agamba nti ate ye omu ku bbo ayawuliddwa ku banne mu ddwaliro e Naguru olw’okuba nti obubonero bwe bweyawulidde ate nga ava mu disitulikiti ye Budaka emu ku ezo ezalumbibwa ekirwadde kino.

Ate bbo abalamazi abasobo mu 1,115 okuva mu ggwanga ery’omuliraano erya Democratic Republic of Congo (DRC) nabo bakebereddwa okulaba nti tebalina kirwadde kya Ebola era temuli n’omu yasangiddwa nakirwadde kino.