Ddereeva wa Gen. Katumba afiiriddewo
Gen. Edward Katumba Wamala asimatusse okuttibwa abatamanyangamba abatanategeerekeka enkya yaleero nga kigambibwa nti babadde batambulira ku Piki piki. Kikakasiddwa nti ye Ddereeva we afiiriddewo.
Gen. Katumba addusiddwa mu Ddwaliro.

