Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 169 listening Simba FM Live

Poliisi egenda kukwata abo bonna abavugira mu budde bwa curfew

May 27, 2020 · Mubiru Ali

Adduumira Poliisi y’ebidduka mu Kampala Metropolitan Police Norman Musinga: “Ekyabaddewo olunaku lw’egggulo kiri nti buli omu yakomezaawo emotoka ku luguudo. Wabaddewo okujaganya okutetaagisa neyabadde talina kyagenda kukola yaggyeeyo emotoka ekyaleseewo akalippagano k’ebidduka. Twalabye abantu aberabidde nti ‘curfew’ etandika ssaawa emu ey’ekiro.
Olwokuba nti lwelwabadde olunaku olusooka, twabalabudde netubaleka. Olwaleero sibwekigenda okubeera. Mulina okwetegeka amangu kuba jam tejja kubeera nsonga tetujja kubiwuliriza.”