Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Abalya Ssente za NRM muduukirire abantu – Salvado
May 22, 2020 · Mubiru Ali
Patrick Salvado avuddeyo nasaba abo bonna abalya Ssente za National Resistance Movement – NRM okuvaayo bayambe abantu abatalina kyakulya. Ye agamba nti teyafuna ku ssente zino wabula bamuwa kisaawe kyabwerere ategekerewo ekivvulu kye ekyamuyamba okufissa ssente ezaali pangisizza ekifo ky’e Kololo.