97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

COSASE erina kunoonyereza ku nsoga ezitamalirizibwa Katuntu – Sipiika

Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Rebecca Alitwala Kadaga kyaddaaki avuddeyo nakiriza akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku mirimu gy’ebitongole bya Gavument ala COSASE nga kakulemberwa omubaka wa Kawempe South Mubarak Munyagwa okuddamu okunoonyereza ku nsonga za Bbanka enkulu.
Wabula nga balina kutunula mu nsonga ezo zokka akakiiko akali kakulemberwa Omubaka Abdu Katuntu zekatamaliriza ku kuggalawo bbanka 7.

About Mubiru Ali

Leave a Reply