Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 152 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Poliisi eyongedde amaanyi mu kunoonya emirambo gy’abantu ababbira

June 30, 2018 · Mubiru Ali

Ekitongole kya Poliisi eky’okumazzi wamu n’abantu abalinaanye ennyanja Bunyonyi bakyali ku muyiggo gw’emirabo gy’abantu 4 egitanalabika okuva ku lwokubiri eryato kwebaali basabalira bweryabbira abantu 5 nebaggwa mu mazzi.

Agnes Turyasingura 29 n’omwana we ow’emyezi 9 Jacob Niwahereza, Patience Akampurira 21 n’omwana we ow’emyezi 8 Shivani Ainembabazi wamu ne Macklin Tumuhekyi 20 nga bonna batuuze be Hamukaka mu Kyenyi parish Muko sub county mu district ye Rubanda bwebaali basala ennyanja okugenda ku kyalo Karambo gyebali balima.