Breaking
News: Wuuno omusajja atanywa guteeka, muganzi we Side Dish mukazi we atali mu maka amuggyeeko ekyalaani kye yamugulira lwakufuna lubuto lutali News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka?
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 169 listening Simba FM Live
Category

Category: News

Poliisi ekutte 5 kubyokuttibwa kwomusomesa

Omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga Poliisi e Mukono bwekutte abantu 5 kubyekuusa ku…

Ow’ekitiibwa Ssekandi awaddeyo ettaka bazimbeko ekkomera e Kyanamukaaka

Eyaliko omumyuuka w’Omukulembeze Edward Kiwanuka Ssekandi awaddeyo ettaka mu butongole eri ekitongole kyamakomera kizimbeko ekkomera wamu n’ennyumba zabasirikale…

Mufumbiro wesimbe e Busoga twongere okutambuza ekibiina – Muwonge Vianne

Muwonge Vianne, Councilor LC III Mutungo Zone II ngono Mukulembeze mu Kibiina kya National Unity Platform mu Disitulikiti…

Pulezidenti ekibba ttaka kisusse mu Bunyoro – Hon. Tinkasiimire

Omubaka wa Buyaga West Banabas Tinkasiimire avuddeyo nasaba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okuyingira mu nsonga zabantu abagobebwa ku…

Pulezidenti Museveni atonedde ab’e Buyaga Ambulence

Pulezidneti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero awaddeyo emotoka empya agafemulago eya Class B eri Buyaga West Constituency nga…

Pulezidenti Museveni asuubiza okwongera amaanyi mu byenjigiriza ebyobwereere

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nategeeza nga Gavumenti ye bwegenda okwongera amaanyi mukulaba nti ebyenjigiriza ebyobwereere mu masomera…

Poliisi ezudde omulambo gw’omwana eyagwa mu mwala e Wakiso

Omwogezi wa @Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga abasirikale ba UUganda Police Forcebalubbira nga bakolera wamu…

Lwaki aba NRM bwebawangula by-election balayizibwa mu bwangu – Hon. Ssemujju

Omubaka akiikirira Kira Municipality Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nasaba Sipiika wa Palamenti Anita Among aveeyo annyonyole Palamenti lwaki…

Ku kya Nalukoola okulayira nkyalinda EC – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anita Among avuddeyo nategeeza Palamenti nti ekirwisizza okulayira kw’Omubaka omulonde owa Kawempe North Elias Luyimbaazi…