Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 1,146 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
Category

Category: News

Obwakabaka bukungubagidde omulamuzi wa kkooti ensukulumu eyawumula Prof. George Wilson Kanyeihamba

Obwakabaka bukungubagidde omulamuzi wa kkooti ensukulumu eyawumula Prof. George Wilson Kanyeihamba eyaffa nga ennaku z’omwezi 14 omwezi guno.…

Eyeyita omusawo naviirako abakyala 3 abembuto okufa bamusibye emyaka 2

Francis Taulula eyavunaanibwa omusango gwokujingirira ebiwandiiko byobusawo akaligiddwa emyaka 2 lwakuviirako Bamaama abali basulirira okuzaala 3 okufa. Bya…

Sigenda kuwagira gwebanaawa kkaadi ya NUP mu Mubende Municipality – Sumayah Nabawanuka

Munnakibiina kya National Unity Platform eyegwanyiza ekifo ky’Omubaka wa Mubende Municipality Sumayah Nabawanuka bweyabadde ku Mubende FM yavuddeyo…

Eyaliko Omubaka wa Uganda mu Middle East afiiridde mu kabenje ka booda booda

Kitalo! Eyaliko Omubaka wa Uganda mu Ggwanga lya Egypt ne Middle East, Angualia Laus Richard, yafiiridde mu kabenje…

Abakristu beetabye mu kusaba kwokwebaza Katonda olwobulamu bwa Kabaka

Mu kkanisa y’Omutukuvu Pawulo e Namirembe leero, Abakristu beetabye mu kusaba kw’okwebaza Katonda olw’obulamu bw’awadde Nnyinimu Ronald Muwenda…

Pulezidenti goba ababbi mu Gavumenti yo – Minisita Kasaija

Minisita w’Ebyenfuna Matia Kasaija; “Ensonga y’obuli bw’enguzi n’obukenuzi, Pulezidenti, esusse nnyo era abamu twetamiddwa. Pulezidenti olina okukozesa omukono…

LOP Ssenyonyi yetabye mukusabira Prof. Kanyeihamba

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti era omwogezi wa National Unity Platform Rt. Hon. Joel Ssenyonyi wamu ne Ssaabawandiisi David…

Nkomawo ku bwannamunigina – Omubaka Kagabo

Omubaka Dr. Twaha Kagabo eyayabulira Ekibiina kya National Unity Platform neyesogga National Resistance Movement – NRM nategeeza nti…

Sijja kwetondera Kadaga – Hajji Walubi

Ssentebe w’Ekibiina kya National Resistance Movement – NRM mu Disitulikiti y’e Iganga era nga y’omu kubavuganyizza ku kkaadi…