Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 366 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Category

Category: News

Sseggona asazeewo kwesimbawo ku bwannamunigina

Omubaka wa Busiro East Medard Lubega Sseggona, oluvannyuma lw’ekibiina kye ekya National Unity Platform obutamuwa Kkaadi alangiridde nga…

Abantu balaze Nandala obwagazi e Iganga

Emirimu gisanyaladde ku luguudo lwa Tororo – Jinja, akwatidde ekibiina kya Forum for Democratic Change bendera ku kifo…

Omulamuzi agaanye Besigye okwemulugunya

Omulamuzi Emmanuel Baguma alagidde Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye abadde ayagala okubaako ensonga gyeyemulugunya ensonga ye agiyise mu…

Pulezidenti Museveni ali Amolatar

Akwatidde ekibiina ki National Resistance Movement – NRM bendera ku kifo kyobwa Pulezidenti, Yoweri Kaguta Museveni atuuse ku…

Hajji Kamoga wemumulabirako akwatibwe – Mulamuzi wa Kkooti Entebe

Omulamuzi w’eddaala erisooka owa Kkooti ye Entebe Edgar Tusiime oluna olwaleero ayisizza ekibaluwa kibakuntumye eri bbulooka w’ettaka Hajji…

Bannakibiina kya NRM bejaga e Munyonyo

Bammemba ba Central Executive Committee – CEC eya National Resistance Movement – NRM nga bakulembeddwamu Omumyuuka wa Ssentebe…

Ssentebe wa NRM atuuse ku e Munyonyo okutongoza Manifesto

Ssentebe wa National Resistance Movement – NRM Yoweri Kaguta Museveni ngawerekerwako mukyala we Janet Kataaha Museveni batuuse ku…

Balimwezo yetabye mu misinde gya Mengo SS

Enkumi n’enkumi z’abantu betabye mu misinde mubunabyalo egyategekeddwa ab’essomero lya Mengo Secondary School nekigendererwa ekyokukunganya ensimbi ezokuzimba Dinning…

Gavumenti ekirizza abasenze okusaba liizi ku ttaka lya Gavumenti – Minisita Nabakooba

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka, amayumba n’enkulaakulana y’ebibuga Hon. Judith Nabakooba avuddeyo nategeeza nga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni…