Booda booda zirina kukoma ssaawa munaana okutambula
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Tewali wa Booda Booda akirizibwa kutikka muntu yadde mwana wo. Aba Booda Booda balina kukoma okutambula ssaawa munaana ez’emisana. Teri Booda Booda ekirizibwa kusukka ssaawa munaana ez’emisana.”

