Bobi wine teyayina kuyimba jinja – Kayima
Omwogezi wa Poliisi Emilian kayima avuddeyo nategeeza nti bbo tebagaanangako Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine kuyimba mu kivvulu kyonna wabula nti ekyaliwo e Jinja bakisavuwazza nnyo kuba Bobi Wine teyalina kuyimba mu kivvulu ekyo okusinziira ku bategese b’ekivvulu nti era ye nabekinywi kye Poliisi okubasindikiriza yali nsonga yabyakwerinda.

