Pikipiki emukubye n’afiirawo

Pinterest LinkedIn Tumblr +

James Akena Rackara nga mukozi wa World Vision ku office y’e Lira enkya ya leero afiiridde mu kabenje ka Pikipiki nnamba UEP 690Y mu kisenyi ky’e Atego e Minakulu mu Oyam District.

Kigambibwa nti ono Pikipiki yamulemeredde neyesolossa mu mu mwala ebbali w’ekubo bwatyo nakuba omutwe ku kigoma namenyeka ensingo. Okusinziira ku nnanga muntu ye eraga nti ono abadde mutuuze wa Laroo Division mu Gulu.

Share.

Leave A Reply