97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

‘Bobi Wine alina omusango’ – Minisita Kania

Omubeezi wa Minisita ow’ensonga zomunda mu Ggwanga Obiga Mario Kania avuddeyo olunaku olwaleero nakakasa nti ddala kituufu Poliisi yasibidde Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine awaka.
Minisita Kania ayongeddeko nti Munnakisinde kya People Power Our Power, Bobi Wine yazizza emisango era agenda kuba ayitibwa ku offiisi za CID leero oba enkya abitebye.

About Mubiru Ali

Leave a Reply