Bobi Wine akyalidde ku Zaake
Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu Aka Bobi Wine olunaku lwaleero akyaliddeko mubaka munne owa Mityana Municipality Fransis Zaake mu makaage e Mityana. Bobi Wine awerekeddwako omubaka wa Kasese Omukyala Winnie Kiiza.
Ye abaffe Hon. Kasiano Wadri omubaka wa Arua Municipality mukadde kano nga talabikako?!


