Big Eye emirimu gy’awaka agikwazza bulungi By Mubiru Ali July 26, 2018 1 min read #WOLOKOSO Oluvannyuma lwa Bryan White okunyooma Weasel nga amuyita nga katabani ke ku podium, ye Big Eye Star boss agumidde embeera era nga kati ayambala ovulo n’emirimu gy’awaka agikola.