97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Bano bennyini bebatulemesa okukola byetulina okukola – Munnamateeka Sseggona

Munnamateeka Medard Lubega Sseggona; “Oluvannyuma lw’okulonda Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine yaggalirwa mu maka ge. Yasobola okufuna eddembe lye oluvannyuma lwa Kkooti Enkulu okubiyingiramu nga ku naku 15 yali asigazza enaku 5 okutegeka okwemulugunya kwe. Kino kyakolebwa kukyankalanya nteekateeka zaffe.
Sseggona agamba nti omuntu we yamala enaku 15 mubusibe weyalina okukolera okwemulugunya kuno yensonga lwaki obujulizi obumu tebwateekebwamu kuntandikwa.

About Mubiru Ali

Leave a Reply