Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 635 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Abantu 21 basindikiddwa ku alimanda lwabutambala mask

December 11, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force ey’e Katwe olunaku olwaleero ekoze ekikwekweto mwekwatidde abantu 21 nga kigambibwa nti bagaanye mu bugenderevu okwambala mask.
Bano batwaliddwa mu kkooti ne bavunaanibwa emisango okuli okukola ebikolwa ebiyinza okuviirako okusaasanya ekirwadde ekikambwe ekya #COVID-19 basindikiddwa ku alimanda.