Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 493 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

CID efuuzizza amaka g’abakongo e Munyonyo

February 25, 2021 · Mubiru Ali

Ekibinja ky’abanoonyereza okuva ku kitebe kya Uganda Police Force ekikola ku kunoonyereza ekya CID kigenze e Munyonyo okukola okunooyereza mu nnyumba y’abannansi ba Democratic Republic of the Congo 6 abakwatiddwa kubigambibwa nti babadde ne ddoola enjigirire wamu ne zzaabu omujingirire.