97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Bannayunganda 33 ku 100 baavu lunkupe – Kunoonyereza

Okusinziira ku kunoonyereza okukoleddwa kulaga nti Bannayuganda abali mu nnawookera w’obwavu, omuwendo gweyongedde nga kati guli ku bitundu 33 ku 100 era beeyaguza lujo.

Okunoonyereza kuno okukoleddwa aba Research World International nga kwaliwo mu Mukulukusabitungotungo omwaka guno 2016 kulaga nti singa bino tebikolwbwako nga Ebyenjigiriza, Ebyobulamu, Ebyemirimu n’ebirala , nawookeera w’obwavu waakusigala nga asenkenya nnyo bannayuganda.

About Mubiru Ali

Leave a Reply