Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Ababaka okuva mu kibiina kya DP begasse ku NUP

Ababaka ba Democratic Party Uganda begasse ku kibiina ekikulemberwa Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ekya National Unity Platform okuli; Joseph Mayanja aka Jose Chameleone, Ssentebe wa Disitulikiti y’e Wakiso Mathias Lwanga Bwanika, Michael Mabikke, omwogezi wa Democratic Party Uganda – DP Kenneth Kakande, Omubaka wa Mukono Municipality Mp Nambooze Bakireke Betty, Allan Ssewanyana Bwino (Makindye West), Moses Kasibante (Rubaga North), ne Medard Sseggona (Busiro East).

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort