97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

‘Bannayuganda mubeere bamazima’ – Bobi Wine

Omubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine asabye abantu okwagala enyo ensi yaabwe nga banywerera kumazima ekituufu nga bakiyita kituufu, ne kikyamu bakiyite ekikyamu. Bino Omubaka Kyagulanyi abyogeredde mu kusaba kwa Easter ku Ekereziya ya Our Lady of Gates Heaven esangibwa e Luteete. Onubaka Kyagulanyi agamba nti kimuwa essanyu okulaba nga Bannansi banywerera ku mazima ne batawubisibwa bannakigwanyizi abaagala okubakyaya ensi yaabwe.

About Mubiru Ali

Leave a Reply