Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives, News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 292 listening Simba FM Live

Dott Services Limited etutte emotoka ezigenda okukozesebwa okukola enguudo

December 29, 2021 · Mubiru Ali

Kkampuni ya DOTT SERVICES LIMITED ng’eyingiza emotoka ezigenda okukozesebwa okukola enguudo mu Democratic Republic of the Congo ng’eyita ku nsalo y’e Bunagana okutandika okukola oluguudo lwa Bunagana-Rutshuru-Goma. Bano balina n’enkambi endala e Mpondwe-Lhubiriha Town Council awali oluguudo lwa Beni-Butembo e Kasese.