Bannamawulire babakuba kuba bakwata ebikolobero byabwe – Hon. Ssemujju
Omubaka Ssemujju Nganda; “Bwolaba abebyokwerinda batandise okukuba Bannamawulire ngolwo omanya ekisinga obubi kijja kuba tebaagala kubakwata ku butambi.
Bannamawulire sibebaba bagenderera okukuba, ekizibu obeera ogenda kulaga face zaabwe.”

