Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 979 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Minisitule y’Ebyobulamu eyagala obuwumbi 2 okulondoola emirimu gyokuzimba eddwaliro ly’e Lubowa!

December 5, 2023 · Mubiru Ali
Minisitule evunaanyizibwa ku kikula ky’abantu, abakozi n’embeera z’abantu evuddeyo netegeeza nga bweyetaaga ensimbi ezenyongereza obuwumbi bw’ensimbi za Uganda 2 okuddaabirizi Omuzigiti gwa Gadhafi okusangibwa ku Kasozi Kampala Mukadde.
Omuzigiti ogwogerwako byebimu ku by’obugagga by’Obusiraamu ebyeteekebwa ku lukalala lw’ebintu ebirina okuboyebwa omusuubuzi Justus Kyahabwa abanja obuwumbi 19.
Minisitule y’Ebyobulamu etegeezezza Palamenti nti yetaaga ensimbi ezenyogereza obuwumbi 2 mu obukadde 700 zesasulire okulondoola emirimu gyokuzimba eddwaliro lya Lubowa Specialized Hospital, wamu n’ensimbi endala obuwumbi 22 mu obukadde 934 okusasula emisaala gy’aba medical interns.
Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka esabye Palamenti okuyisa ensimbi ezenyogereza obuwumbi 5 nga zino zakuliyirira obukulembeze obw’ennono okuli; Bunyoro obuwumbi 2, Tooro akawumbi 1 ne Buganda obuwumbi 2.