Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
‘NRM byekoledde Bannayuganda birabwako’ – Tumwebaze
April 24, 2019 · Mubiru Ali
Minisita Frank Tumwebaze: “Bannayuganda bagenda bakula buli lunaku era balaba ebirungi byetubakoledde. Ekibiina kya National Resistance Movement – NRM kyalwanirira eddembe lyabwe okuva muntandikwa ‘People power‘. Bwekiba nga oludda oluvuganya lugenda mu maaso okukakasa kino NRM kyeyateeka mu nkola, tubeebaza”