bamutemyeeko omutwe nebasuula ekiwuduwudu ku mwala
Omuntu ow’ettima atanategeerekeka yasazeeko omwana omutwe bwatyo ekiwuduwudu nakusuula ku mwala era nga ekiwuduwudu kizuuliddwa enkya yaleero ku mwala ogwawula Kasokoso ne Mutungo ku kyalo Kasokoso – Kiganda mu Kira Municipality.

