Bulungi Bwansi 2018

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Maaso Moogi atuuse ku mbuga y’egombolola Ssaabagabo Ngogwe okulambula emirimu gya Bulungibwansi. Ayaniriziddwa Ssekiboobo Alex Benjamin Kigongo.

Beene alambudde olusuku olwasimbibwa ku mbuga y’egombolola Ssaabagabo Ngogwe ng’emu ku nkulaakulana ezikolebwa abaami be mu gombolola eno. #Bulungibwansi2018 . #KabakaKyaggwe

Share.

Leave A Reply