97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Bakiggala balaajanira Gavumenti ku mirimu

Ba Kiggala abamalirizza okusoma nebatikkirwa balaajanidde Gavumenti eveeyo ebayambeko mu kufuna emirimu . 

Bano nga bakulembeddwamu akulira ekibiina ekigatta ba Kiggala bonna mu ggwanga ekya Uganda National Association of the Deaf, Ambrose Murangira, bagamba nti gyebali kizibu nnyo okufuna emirimu newankubadde baba batikkidwa okuva mu zi Yunivasite .

Okwogera bino babadde mu lukungaana lwa bannamawulire mu ttuntu lya leero wali ku National Theatre mu Kampala.

 

About Mubiru Ali

Leave a Reply