Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 624 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Babiri bakwatiddwa lwakubuzaawo Container erimu ebyamaguzi

May 30, 2018 · Mubiru Ali

Abasajja babiri bakwatiddwa olunaku lwaleero, Edward Lutalo ne Edson Beine bebakwatiddwa ku misango egyekuusa ku kubuzaawo Container eyalimu ebyamaguzi ebyenjawulo. Container eno eyali eva e Kenya n’ebyamaguzi ebyalimu ebyali birina okutwalibwa mu Customs bonded warehouse nga bwebamaliriza okusasula emisolo obukadde 230. Wabula bano nga bayambibwako abantu abatanakwatibwa bavuga container eno nga bagizza e Busega gyebagikwatidde.