Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,199 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Bakiggala balaajanira Gavumenti ku mirimu

December 19, 2016 · Mubiru Ali

Ba Kiggala abamalirizza okusoma nebatikkirwa balaajanidde Gavumenti eveeyo ebayambeko mu kufuna emirimu .ย 

Bano nga bakulembeddwamu akulira ekibiina ekigatta ba Kiggala bonna mu ggwanga ekya Uganda National Association of the Deaf, Ambrose Murangira, bagamba nti gyebali kizibu nnyo okufuna emirimu newankubadde baba batikkidwa okuva mu zi Yunivasite .

Okwogera bino babadde mu lukungaana lwa bannamawulire mu ttuntu lya leero wali ku National Theatre mu Kampala.