Breaking
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano fayinolo esembedde nga 6122026 ku Summer Gardens Mukono.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 253 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Gavumenti egenda kutandika okulondoola ebyamagero Abasumba byebakola – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yavuddeyo nategeeza nga Gavumenti bwegenda okutandika okwekkaanya ebyamagero ebikolebwa naddala Abasumba b’Abalokole okukakasa nti…

Bobi Wine akyaliddeko ku Jose Chameleone mu Kampala Hospital

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nategeeza nga enkya yaleero bwayiseeko mu…

Abakulu mu Poliisi basisinkanye omukyala eyakuluddwa mu katambi

Director of Operations AIGP Mwesigwa Frank olunaku olwaleero asisinkanye mukyala Adrian Victoria eyalabiddwako mu katambi ngakululwa mu bitaba…

Birds of the same featjers… – Alien Skin

Patrick Mulwana aka AlienskinUg olunaku olwaleero akoze endagaano n’ekisinde kya Democratic Alliance (DA) ekirangiriddwa Omubaka Mathias Mpuuga Nsamba;…

Bakutte omusaabaze n’emmundu mu Kisenyi Bus Terminal

Abebyokwerinda mu Kisenyi Bus Terminal bakutte omusaabaze abadde n’emmumdu ekika kya sub-machine gun (SMG) n’amasasi 24, magazine endala…

Kitalo! Ettabi liwaguse ku muti gwa Nakayimba lisse 4

Kitalo! Abantu 4 bebakakasiddwa okuba nga baafudde oluvannyuma lw’ettabi ku muti ogwebyafaayo oguyitibwa Nakayima ogusangibwa ku lusozi Bbooma…

Hajji Ali Mwizera ayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti

Kyaddaaki Hajji Ali Mwizera akiriziddwa Kkooti okweyimirirwa ku kakalu ka Kkooti ka bukadde 2 ezoobuliwo. Ono agugulana ne…

Omukolo gwa DP-Bloc okulangirira ekiddako gwankya

Aba DP-Bloc bavuddeyo olunaku olwaleero nebategeeza ng’enteekateeka z’omukolo kwebagenda okulangiririra ekiddako olunaku lw’enkya ku Malibu Gardens e Namirembe…

Kekaseera Bannayuganda mukwasize wamu tweyambule Gavumenti – Norbert Mao

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ebyamateeka n’essiga eddamuzi era Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Norbert Mao; “Kifuuse kizibu okubeera…