Breaking
News: Eee……essaawa yonna!! lindirira. News: Abatuuze be Nansana East ll ababadde bakedde okwekalakasa nga bawakanya eyalangiriddwa ku bwa Ssentebe nga bagamba nti si yeyawangudde, Uganda Police Force ebawewenyudde emiggo. Bano bagamba nti omukyala Munnakibiina ki National Resistance Movement News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 557 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Eyalabikidde mu katambi ngatulugunya omwana akwatiddwa

Omumyuuka w’omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi ya Kira Division bwetandise okunoonyereza ku…

Owa Poliisi atayimirize lukugaana mwebatuvumira kakumujuutuka – Gen. Muhoozi

Mutabani w’Omukulembeze w’Eggwanga era omuduumizi w’eggye lya UPDF Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo nawera; Omwaka 2025, gwe mwaka Bannayuganda…

Nambudde ku nte zange olwaleero – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Enkya yaleero, ngenze okulambula ku nte zange (enkoroogyi) e Rwakitura. Ntera okukubiriza abalunzi nti…

Twebaza Katonda olwekirabo ekyobulamu – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nze ne Maama Janet Kataaha Museveni olunaku lweggulo twalumalidde Rwakitura nga tuli wamu n’abaana…

Oluguudo lwa Mubende – Kassanda lusaliddwako – Poliisi

Poliisi y’ebidduka evuddeyo nerabula abebidduka abakozesa oluguudo lwa Mubende – Kassanda oluvannyuma lwa namutikwa w’enkuba, oluguudo luno luseerera…

Kitalo! Baker Kasigwa afudde

Kitalo! Eyaliko emunyeenye y’Eggwanga ku ttiimu y’Eggwanga eyomupiira ogwebigere Uganda Cranes Baker Kasigwa avudde mu bulamu bw’Ensi ngafiiridde…

Bebaaliridde ez’ekibiina bookezza emotoka z’abantu

Emotoka ezisoba mu 10 zigiiridde mu muliro ogambibwa okuba nga gukumiddwa ba mmemba ba SACCO ababadde babanja ssente…

Kitalo! Owek. Nelson Kawalya afudde!

Kitalo! Eyaliko Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda Owek. Nelson Kawalya afudde. Owek. PDG Nelson Kawalya kati omugenzi ku Lwomukaaga…

Poliisi eyiiriddwa ku One Love Beach e Busaabala

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Oluvannyuma lwolunaku lw’eggulo okukola akabaga akamalako omwaka…