Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 87 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Palamenti yakulaba nti Hon. Ssegiriinya atwalibwa okujanjabwa – Sipiika Among

Omumyuuka wa Sipiika Hon. Among Anita avuddeyo nategeeza Palamenti nti Palamenti egenda kukola kyonna ekisoboka okulaba nti Hon.…

BAKUBYE ABATEEBEREZEBWA OKUBA ABABBI B’EMBUZI N’ENKOKO OMU NEBAMWOKYA

Abatuuze ku kyalo Butende mu Disitulikiti y’e Bugweri bakkakanye ku bantu abateeberezebwa okuba ababbi b’embuzi wamu n’enkoko nebabaligita…

Omutuuze yetuze e Iganga

Abatuuze mu Iganga Municipality baguddemu ekyekango bwebasanze mutuuze munaabwe Musa Lule aka Small Bird nga yeyimbyemu ogwakabugu. Bino…

Poliisi e Bugiri ekutte abakozi ba Gavumenti 6

Uganda Police Force eriko abakozi ba Gavumenti 6 begombyemu obwala nga kuliko n’omusirikale waayo mu Disitulikiti y’e Bugiri.…

Ekiragiro kya curfew kyavaawo? – Hon. Okupa

Hon Elijah Okupa; “Njagala Minisita atunyonyole oba nga ekiragiro kya ‘curfew’ kikyateekebwa mu nkola oba? Lwaki ebbaala yali…

EBYOKUNYWA BY’AMAANYI BYEMUNYWA MUBEERA MUGENDA KUMEGGA NSOLO?

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku kikula ky’abantu n’ebyobuwangwa Peace Regis Mutuuzo; “Enaku zino ebyokunywa ebiwa amaanyi bingi ku…

OMUBAKA NAMBOOZE ADUUKIRIDDE OMUSOMESA ENKUBA GWEYAYONONERA ENNIMIRO

Omubaka wa Mukono Municipality mu Palamenti Nambooze Betty Bakireke Munnakibiina kya National Unity Platform yekokkodde embeera embi abasomesa…

MUNOONYEREZE EKYAVIIRAKO OMUSIBE OKUFIIRA MUKADUUKULU, FFAAZA MU MULEKE – DPP

Omuwaabi wa Gavumenti e Masaka Birivumbuka Richard agobye fayiro y’omusango gw’obutemu ogubadde gwagulwa ku Fr. Mugisha Richard ne…

Kkooti kati zikolera mukutya – Hon. Ssemujju

Omubaka Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nalaga obwenyamivvu olwababaka Bannakibiina kya National Unity Platform Muhammad Ssegiriinya ne Allan Ssewanyana…