Breaking
News: Ensi ekyuuka, abantu bakyuuka, ebintu bikyuuka, Ssemateeka akyuuka, abaana bakyuuka, abasika bakyuuka, abakazi bakyuuka nabasajja bakyuuka. Kati News: Nnyumirwa empeereza ejjudde ebisanyusa, ebinyuma, okunoonyereza nomuziki ogutakoma ku Luboggola Simba okutandika ku bbalaza nga 3-August 2026. News: Amazzi gakulukutira gyegaali gakulukutidde.. Mandev ne Amooti Omubalanguzi akaffe cce!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 280 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Mufumbiro wesimbe e Busoga twongere okutambuza ekibiina – Muwonge Vianne

Muwonge Vianne, Councilor LC III Mutungo Zone II ngono Mukulembeze mu Kibiina kya National Unity Platform mu Disitulikiti…

Pulezidenti ekibba ttaka kisusse mu Bunyoro – Hon. Tinkasiimire

Omubaka wa Buyaga West Banabas Tinkasiimire avuddeyo nasaba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okuyingira mu nsonga zabantu abagobebwa ku…

Pulezidenti Museveni atonedde ab’e Buyaga Ambulence

Pulezidneti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero awaddeyo emotoka empya agafemulago eya Class B eri Buyaga West Constituency nga…

Pulezidenti Museveni asuubiza okwongera amaanyi mu byenjigiriza ebyobwereere

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nategeeza nga Gavumenti ye bwegenda okwongera amaanyi mukulaba nti ebyenjigiriza ebyobwereere mu masomera…

Poliisi ezudde omulambo gw’omwana eyagwa mu mwala e Wakiso

Omwogezi wa @Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga abasirikale ba UUganda Police Forcebalubbira nga bakolera wamu…

Lwaki aba NRM bwebawangula by-election balayizibwa mu bwangu – Hon. Ssemujju

Omubaka akiikirira Kira Municipality Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nasaba Sipiika wa Palamenti Anita Among aveeyo annyonyole Palamenti lwaki…

Ku kya Nalukoola okulayira nkyalinda EC – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anita Among avuddeyo nategeeza Palamenti nti ekirwisizza okulayira kw’Omubaka omulonde owa Kawempe North Elias Luyimbaazi…

Lwaki EC eruddewo okussa erinnya lya Nalukoola mu gazette ng’Omubaka- LOP Ssenyonyi

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform, Joel Ssenyonyi avuddeyo neyewuunya lwaki Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka…

Aba NUP bayambala ebyambalo bya JATT nebakuba banaabwe – Minisita Balaam

Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga z’abaana n’Abavubuka Balaam Barugahara agamba nti Bannakibiina kya National Unity Platform n’abawagizi bayambala…